Luganda 4
OLUNAKU OLW’OKUNA: BAIBULI: EKIGAMBO EKY’EMIREMBE GYONNA Omusingi ogusinga obulungi ogw’okukula mu mwoyo gwe guliwa? Nange salabanga Baibuli nga ekimu ku bintu eby’omukwano nga bw’eyafuuka kati gyendi. Nga sinaba kuwaayo bulamu bwange eri Kristo, na…
Lugands 5
OLUNAKU OLW’OKUTAANO: KATONDA KWE KWAGALA:Nyinza ntya okubeera omukakkafu eri okwagala kwa Katonda? Bille Grahaamu, omubuulizi w’enjiri owamaanyi, yagamba nti gyokoma okusoma Baibuli, gyokoma okukizuula nti okwagala kwa Katonda, y’emu ku mbala ye es…
Luganda 6
OLUNAKU OLW’OMUKAAGA: OKUDDAMU ERI KATONDA. Nyinza ntya okuddamu eri Katonda? Katugeze nti otambula nga oyita mu kibira ekikutte be ppo, era noova mu kakubo kobadde oyitamu newesanga nga obuze. Obudde n’ebuziba era newesanga nga obunyogovu bwo mu ki…
Luganda 7
OLUNAKU OLW’OMUSANVU: AMAKULU G’OBULAMU: Kiki ekikulu mu bulamu? Abantu banoonya amakulu g’obulamu mu ngeri nnyingi, obugagga, obuyinza, embeera eby’obugagga by’etubeera nabyo. Wadde nga byelarikiriza mukusikiriza, nga bwebirabika, abantu ababituuka…
Luganda 8
OLUNAKU OLW’OMUNAANA: LWAKI ENAKKU ASATU? Olwo enkyukakyuka ennungi egenda kutandika ddi? Buli lwetukola enkyukakyuka yonna eyenjawulo ne bweba ya kika ki, enakku amakumi asatu ezisooka nkulu nnyo. Eby’okuyiga bikiraze nti kitwala ebbanga bwerityo…
Luganda 9
OLUNAKU OLW’OMWENDA: OMUYAMBI Ntekeddwa kutambula ntya ngandi mubulamu buno obw’ekiKristaayo? Abamu balina okubuzibwabuzibwa nti amangu ddala nga tumaze okufuuka abakiriza, tuyinza okwongera okuberawo mu bulamu buno ku lwaffe. Emirundi egimu nange…
Luganda 10
OLUNAKU OLW’EKKUMI: ENDOWOOZA EZIDDWA OBUGGYA Okuzza obuggya endowooza yange kitegeeza ki? Bwekiba nga tekinaba kubeerawo kaakati, ojja kwesanga nga olafubana n’ebirowoozo ebikyamu era wamu n’endowooza. Nkimanyi wadde nga ntambudde ne Kristo okumala…
Luganda 11
OLUNAKU OLW’EKKUMI N’OLUMU: OKWAGALA ABALALA. Naye ddala kisoboka okwagaala abantu abalala? Ekiragiro eky’okubiri ekikulu kyekino nti “Yagala muriranwa wo nga bwe weyagala naawe.” Soma Matayo 22:39 (Ekiragiro ekisooka kwe “kwagala Katonda wo n’omuti…
Luganda 12
OLUNAKU OLW’EKKUMI N’EBBIRI: OKWEYAGALA FFE FENNYINI Nsobola ntya okweyagala nze kennyini? Wano nno wewali ekyewunyisa, okuva mu kuyiga okwegulo okwayise: Ensonga ejulizibwa yeeno, nti yagala, weteeketeeke gwe wennyini okwagala abalala. Otekeddwa ok…